Ecclesiastes 7:2

2 aKirungi okulaga mu nnyumba ey’abakungubaga
okusinga okulaga mu nnyumba ey’ebyassava.
Kubanga buli omu wa kufa,
ekyo kiteekwa okuba ku mutima gwa buli muntu.
Copyright information for LugEEEE